---- Lyrics ----
Intro
It's Bob Manecky..
Omukwano gukyuusa
Nze kyensaba kyokaa
Wooligwa wengwa
Verse I
Nabuli bigambo byenaaliyagade okukugamba
Nali mbikugambye ko,
Era kyemmanyi obitegeera
Sagala kusuubiza bingi
Ebinanfuukila omululuza
Lwaaki mba njogera enyo
Nga ate nsobola obbikola,
Kyensaba kekawoowo..
Kekawoowo
Ensonga zaffee tugukwaate nga mpola nyo
Paka nga emigongo.. nga emigongo
Jikaluba nga ejirimu embaawo ooh
Nga tejikye'golola
Chorus
Ogeza ogeza nga no'nkyaawa,
(Ogeza)
Ogeza nga no'nkyaawa,
(Ogeza)
Ogeza nga no'nkyaawa..
Ogeza ogeza nga no'nkyaawa,
(Ogeza)
Ogeza nga no'nimba,
(Ogeza)
Kwoolwo lwolimanya
nti ensi ye'kyaawa aah
Verse II
Lwenaseemba okugwa mumukwano
Eeyali alina okumbaka
Yanviila ne'mmenyeka
Kweekwo okutya kw'olaba
Naye gwe nkwesize nga
Ate ebyo atabijjukila
Nkutadde mukitangaala
Kuba ntya game ze'nzikiza
I don't give a damn,
Where you dey from
(Omukwano gukyuusaa)
If you believe in love,
Say give me your heart
(Kyensaba kyokaa)
Now you baby calm,
You got me as your plan
(Wooligwa wengwaa)
Kyuusa endowooza yo
Okimanye nti nkwagala wekka
Chorus
Ogeza ogeza nga no'nkyaawa,
(Ogeza)
Ogeza nga no'nkyaawa,
(Ogeza)
Ogeza nga no'nkyaawa..
Ogeza ogeza nga no'nkyaawa,
(Ogeza)
Ogeza nga no'nimba,
(Ogeza)
Kwoolwo lwolimanya
nti ensi ye'kyaawa aah
Sherry baby
Just pour me sweet love
Sherry baby
Just pour me sweet love
Sherry baby just..
Verse III
Nabuli bigambo
Byenaaliyagade okukugamba
Nali mbikugambye ko
Era kyemmanyi obitegeera
Sagala kusuubiza bingi
Ebinanfuukila omululuza
Lwaaki mba njogera enyo
Nga ate nsobola obbikola,
Kyensaba kekawoowo..
kekawoowo
Ensonga Zaffe
Tuzikwate tugukwaate nga mpola nyo
Paka nga emigongo..
Nga emigongo jikaluba
Nga ejirimu embaawo
Oooh nga tejikye'golola
Credit
Beats By Bob Manecky
Produced By One Blessing
Mastered By Herbert Skills
Written By Victor Ruz
Retro Records / Kats Music
Source mp3jaja